Psalms 36:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibi kifukuutirira omubi mu mutima gwe; talinaamu kutya Katonda mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye nga bw’alaba yeewaanawaana n’atasobola kutegeera oba okukyawa ekibi kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga yeegulumiza, N'alowooza nti ekibi kye tekirirabibwa ne kikyayibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga yeegulumiza, n'alowooza nti ekibi kye tekirirabibwa ne kikyayibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga yeenyumiririza mu maaso ge ye, Ng'obutali butuukirivu bwe tebulirabika ne bukyayibwa.