Psalms 36:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga yeerimba yennyini, n'atasobola kumanya kibi kye na kukikyawa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigambo ebiva mu kamwa ke biba bibi era nga bya bulimba; takyalina magezi era takyakola birungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebigambo by'ayogera bibi era bya bulimba. Aleseeyo okukola eby'amagezi era ebirungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byonna by'ayogera bibi era bya bulimba, aleseeyo okukola eby'amagezi era ebirungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebigambo eby'akamwa ke bwe butali butuukirivu n'obulimba: Alese okuba n'amagezi n'okukola obulungi.