Psalms 36:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'ali ku kitanda kye alowoolereza bubi; yessa mu kkubo ebbi, tazira kibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okwagala kwo, Ayi Mukama, kutuuka ne ku ggulu; obwesigwa bwo butuuka ku bire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekisa kyo, Ayi Mukama, kituuka ne ku ggulu, Obwesige bwo butuuka ne mu bire.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ekisa kyo kituuka ne ku ggulu, obwesigwa bwo butuuka ne mu bire.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekisa kyo, ai Mukama, kiri mu ggulu Obwesige bwo bubuna ebbanga.