Psalms 36:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, ekisa kyo kituuka ku ggulu; obwesigwa bwo bukwata ku bire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obutuukirivu bwo bugulumivu ng’agasozi aganene, n’obwenkanya bwo buwanvu nnyo ng’ennyanja ennene ennyo. Ayi Mukama, olabirira abantu n’ebisolo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obutuukirivu bwo buli ng'ensozi engulumivu, Ennamula yo ekka ng'ennyanja ey'eddubi. Ayi Mukama, ggwe owonya abantu n'ebisolo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obutuufu bwo buli ng'ensozi engulumivu, ennamula yo ekka ng'ennyanja ey'eddubi. Ayi Mukama, ggwe owonya abantu n'ebisolo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obutuukirivu bwo buli ng'ensozi za Katonda; Emisango gyo bwe buziba obunene: Ai Mukama, ggwe owonya abantu n'ebisolo.