Psalms 36:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beeriira ku mwero gw'omu nnyumba yo; obanywesa ku ngezi y'amasanyu go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga gw’olina ensulo ey’obulamu, era gw’otwakiza omusana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga w'oli we wali oluzzi olw'obulamu. Mu musana gwo naffe mwe tunaalabiranga omusana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga mu ggwe mwe muli ensibuko y'obulamu. Mu kitangaala kyo mwe tulabira ekitangaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga w'oli we wali oluzzi olw'obulamu: Mu musana gwo naffe mwe tunaalabiranga omusana.