Psalms 37:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabanga katono ng'omubi takyaliwo olimumagamaga mu kifo kye, talibaawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wanaayitawo akabanga katono ababi baggweerewo ddala; wadde mulibanoonya temulibalabako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kaseera katono, Ababi baliba tebakyaliwo. Ne bw'olibanoonya we babadde, tolibalabawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kaseera katono, ababi baliba tebakyaliwo. Ne bw'olibanoonya we babadde, tolibalaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga waliba akaseera katono, n'omubi talibeerawo. Weewaawo, ekifo kye olikitunuulira ddala, naye talibeerawo.