Psalms 37:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abateefu balirya ensi; balisanyusibwa ensera y'eddembe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abateefu baligabana ensi ne beeyagalira mu ddembe eritatendeka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abawombeefu balisikira ensi, Era banaagisanyukirangamu awatali kibatawaanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi eriba ya beetoowaze, ne basanyuka awatali kibatawaanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abawombeefu balisikira ensi: Era banaasanyukiranga emirembe emingi.