Psalms 37:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama amusekerera, kubanga amanyi nti olunaku lwe lujja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama asekerera ababi, kubanga amanyi ng’entuuko zaabwe ziri kumpi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama asekerera ababi, Kubanga amanyi nti banaatera okuzikirizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Mukama asekerera ababi, kubanga amanyi nti banaatera okuzikirizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama alimusekerera: Kubanga alaba ng'olunaku lwe lujja.