Psalms 37:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ababi balizikirira; abalabe b'Omukama balibulawo ng'obulungi bw'ennimiro, balibulawo ng'omukka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ababi balizikirira; abalabe ba Mukama balifaanana ng’obulungi bwe ttale, era baliggwaawo, baliggwaawo ng’omukka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ababi balizikirizibwa, N'abalabe ba Mukama baliggwaawo ng'ebimuli eby'omu ttale. Balibula; baliggwaawo ng'omukka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ababi balifa, abalabe ba Mukama baliggwaawo ng'ebimuli eby'omu ttale. Baliggwaawo ng'omukka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ababi balibula, N'abalabe ba Mukama baliba ng'ekisinga amasavu mu birundibwa: Balibula; balibulira ddala mu mukka.