Psalms 37:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omubi yeewola, naye tasasula, naye omutuukirivu wa kisa, agaba;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ababi beewola, ne batasasula; naye abatuukirivu basaasira era bagaba bingi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omubi yeewola, n'atasasula. Naye omutuukirivu akola eby'ekisa, agaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omubi yeewola n'atasasula. Naye omulungi akola eby'ekisa, agaba ebirabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omubi yeewola, n'atasasula nate: Naye omutuukirivu akola eby'ekisa, agaba.