Psalms 37:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abo b'aliba awadde omukisa, balirya ensi; naye b'aliba avumiridde, balizikirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo Mukama b’awa omukisa baligabana ensi, naye abo b’akolimira balizikirizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo Mukama b'awa omukisa gwe balisikira ensi. N'abo b'akolimira balizikirizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo Mukama b'awa omukisa ensi eriba yaabwe. Kyokka abo b'akolimira balizikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga abaweebwa omukisa gwe balisikira ensi; N'abo abakolimirwa ye balizikirizibwa.