Psalms 37:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama asanyukira amakubo g'omuntu gwe yanyweza ebigere bye;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama bw’asanyukira ekkubo ly’omuntu, aluŋŋamya entambula ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama aluŋŋamya omuntu mu kkubo ettuufu, Era akuuma abo abamusanyusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama aluŋŋamya omuntu mu kkubo ettuufu, era akuuma abo abamusanyusa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olugendo olw'omuntu lunywezebwa Mukama; Era asanyukira ekkubo lye.