Psalms 37:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bw'asirittuka, taligwa, kubanga Omukama awanirira omukono gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bw’aneesittalanga, taagwenga wansi, kubanga omukono gwa Mukama gumuwanirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bwe bagwa tebalemera wansi, Kubanga Mukama abayamba okuyimuka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bwe bagwa tebalemera wansi, kubanga Mukama abayamba okuyimuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Newakubadde ng'agwa, talisuulirwa ddala wansi: Kubanga Mukama amunyweza n'omukono gwe.