Psalms 37:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Omukama talimuleka mu mikono gye, oba okusingibwa omusango ng'alamulibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye Mukama taliganya babi kuwangula, wadde okukkiriza abatuukirivu okusingibwa omusango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Mukama talimuleka mu buyinza bwa mubi, Wadde okumuleka okusalirwa omusango okumusinga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye Mukama talireka mulungi mu buyinza bwa mubi, wadde okumuleka okusalirwa omusango okumusinga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama talimuleka mu mukono gwe, So talimusinza bw'alisalirwa omusango.