Psalms 37:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lindirira Omukama, kwata amakubo ge, alikugulumiza n'olya ensi; ababi nga bakutulwako, olikyerabirako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lindirira Mukama n’okugumiikiriza, otambulirenga mu makubo ge; naye alikugulumiza n’akuwa ensi; ababi bwe balisalirwako olikitegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weesigenga Mukama, okwatenga ebiragiro bye, Naye alikugulumiza okusikira ensi. Era oliraba ababi bwe balizikirizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weesigenga Mukama, okwatenga ebiragiro bye, alikugulumiza, ensi ebe yiyo. Era oliraba ababi bwe bazikirizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lindiriranga Mukama, okwatenga ekkubo lye, Naye alikugulumiza okusikira ensi: Ababi bwe balizikirizibwa oliraba.