Psalms 37:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ababi bonna balizikirizibwa; obulamu bwabwe obw'omu maaso bulikutulwako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye aboonoonyi bonna balizikirizibwa; ezzadde ly’ababi lirisaanyizibwawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aboonoonyi, balizikirizibwa bonna, Ezzadde lyabwe ne liggwerawo ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye aboonoonyi bazikirizibwa bonna, ezzadde lyabwe ne liggweerawo ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aboonoonyi, bo balizikirizibwa bonna: Enkomerero ddala ey'omubi erizikirizibwa.