Psalms 37:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obulokofu bw'abatuukirivu buva wa Mukama; ekigo kyabwe eky'obuddukiro mu budde obw'obuyinike.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obulokozi bw’abatuukirivu buva eri Mukama; ye ky’ekigo kyabwe ekinywevu gye baddukira mu kiseera eky’emitawaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye obulokozi obw'abatuukirivu buva eri Mukama, Oyo kye kigo kyabwe mu biro eby'okulabiramu ennaku.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama alokola abantu abalungi, era abakuuma mu biseera eby'okubonaabona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye obulokozi obw'abatuukirivu buva eri Mukama: Oyo kye kigo kyabwe mu biro eby'okulabiramu ennaku.