Psalms 37:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sanyukira mu Mukama, alikuwa omutima gwo bye gwegomba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sanyukiranga mu Mukama, anaakuwanga omutima gwo bye gwetaaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Essanyu lyo linoonyenga mu Mukama, Naye anaakuwanga omutima gwo bye gwegomba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Essanyu linoonyenga mu Mukama, alikuwa ebyo omutima gwo bye gwegomba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era sanyukiranga Mukama: Naye anaakuwanga omutima gwo bye gusaba.