Psalms 37:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama mukwase ekkubo lyo, mwesige, alikola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
By’okola byonna byesigamyenga ku Mukama; mwesigenga, anaakukoleranga ky’oyagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olugendo lwo oluyiringisizenga ku Mukama; Era weesigenga oyo, naye anaakuyambanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weeteekenga mu mikono gya Mukama; mwesigenga, anaakuyambanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olugendo lwo oluyiringisizenga ku Mukama; Era weesigenga oyo, naye anaakituukirizanga.