Psalms 37:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obutuukirivu bwo alibwakaayakanya nga mmambya, n'obuluŋŋamu bwo ng'enjuba y'omu ttuntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anaayolekanga obutuukirivu bwo ng’omusana, n’obwenkanya bw’ebikolwa byo ne bwakaayakana ng’enjuba ey’omu ttuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era anaayolesanga obutuukirivu bwo ng'omusana, N'oyaka ng'omusana ogw'ettuntu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Anaalaganga bw'oli omutuufu, n'oyaka ng'omusana ogw'ettuntu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era anaayolesanga obutuukirivu bwo ng'omusana, N'omusango gwo ng'ettuntu.