Psalms 37:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti abakola obubi balizikirizibwa, naye abasuubira mu Mukama balirya ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ababi balisalibwako, naye abeesiga Mukama baligabana ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga abakola obubi balizikirizibwa: Naye abalindirira Mukama abo be balisikira ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi balizikirizibwa. Naye abeesiga Mukama, ensi eriba yaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga abakola obubi balizikirizibwa: Naye abalindirira Mukama abo be balisikira ensi.