Psalms 38:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abanoonya obulamu bwange batega emitego gyabwe, abanoonya okunkola obubi boogera ku kuzikirira kwange; obudde bwonna bali mu kusala nkwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndi ng’omuggavu w’amatu, atawulira; nga kiggala, atayogera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze ndi nga kiggala, ssiwulira; Era ndi nga kasiru, sikyayogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze ndi nga kiggala, sikyawulira; era ndi nga kasiru, sikyayogera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nze, ng'omuzibe w'amatu, ssiwulira; Era nninga omusiru atayasama kamwa ke.