Psalms 38:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nfuuse nga kiggala atawulira, nga kasiru atayasamya kamwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nfuuse ng’omuntu atalina ky’awulira, atasobola kwanukula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mazima, nninga omuntu atawulira, Atasobola kwanukula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala ndi ng'atawulira, era atasobola kwanukula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mazima, nninga omuntu atawulira, Ne mu kamwa ke temuli kunenya.