Psalms 38:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, leka kunvunaana mu busungu bwo; tommonereza mu kunyiiga kwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga obusaale bwo bunfumise, n’omuggo gwo gunkubye nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onfumise n'obusaale bwo, Onkubye ne ngwa wansi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onfumise n'obusaale bwo, onkubye ne ngwa wansi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obusaale bwo bunkwatidde ddala, N'omukono gwo gunnyigirizza nnyo.