Psalms 38:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalabe bange awatali nsonga ba maanyi ate banywevu, abankyayira obwereere bangi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalabe bange bankyawa olw’okuba omulongoofu, era bwe nkola ebirungi banjogerako ebitasaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo abansasula obubi olw'obulungi Be balabe bange, kubanga nfuba okukola ebirungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbakolera ebirungi, naye bo bankolera bibi. Bampalana kubanga nfuba okukola ebirungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'abo abasasula obubi olw'obulungi. Be balabe bange, kubanga ngoberera ebigambo ebirungi.