Psalms 38:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti nsoggeddwa obusaale bwo, n'omukono gwo gunnyigiriza wansi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obusungu bwo bundwazizza nzenna, n’amagumba gange gonna gansagala olw’ebyonoono byange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temuli bulamu mu mubiri gwange olw'okunyiiga kwo; Omubiri gwange gwonna gulwadde olw'ebibi byange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mpulira obulumi olw'obusungu bwo, omubiri gwange gwonna gulwadde olw'ebibi byange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temuli bulamu mu mubiri gwange olw'okunyiiga kwo; So temuli kuwona mu magumba gange olw'okwonoona kwange.