Psalms 38:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebiwundu byange biwunya, bisajjuse olw'obusiru n'obwonoonefu bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkootakoota era mpweddemu ensa, ŋŋenda nsinda obudde okuziba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nfunyiddwa ne ngalamizibwa wansi, Nkaaba obudde okuziba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mpeteddwa ne ngalamizibwa wansi, nkaaba olunaku lwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nnumiddwa, nkutamizibbwa nnyo; Ntambula nga nkaaba obudde okuziba.