Psalms 38:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnyongobedde, mbetenteddwa nnyo, mpoloma olw'okunyolwa kw'omutima gwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama, bye neetaaga byonna obimanyi, n’okusinda kwange okuwulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, bye njagala byonna obimanyi, N'okusinda kwange okuwulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, bye neetaaga byonna obimanyi, n'okusinda kwange okuwulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama, bye njagala byonna biri mu maaso go; N'okusinda kwange tekukukisibwa.