Psalms 39:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nasirika, saayasamya kamwa kange, kubanga kino ggwe wakikola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olekere awo okunkuba, emiggo gy’onkubye giyitiridde!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Toyongera kumbonereza, Amaanyi gampeddemu olw'okukuba kwo
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Toyongera kumbonereza, n'empi z'onkubye zimala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onzigyeko omuggo gwo: Mmaliddwamu amaanyi olw'okukuba kw'omukono gwo.