Psalms 39:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mponya emisango gyange gyonna; tondeka kujolongebwa musiru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nasirika busirisi, saayasamya kamwa kange; kubanga kino ggwe wakikola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnasiruwala, ssaayogera, Kubanga wakikola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Siiyogere, ka mbunire nsirike, kubanga ggwe wayagala mboneebone bwe nti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nasiruwala, saayasamya kamwa kange; Kubanga wakikola.