Psalms 4:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musunguwale, kyokka temukola ekibi; nga muli mu bitanda byammwe mukebere emitima gyammwe, musiriikirire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muweeyo ebiweebwayo ebisaanidde; era mwesigenga Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muweeyo ssaddaaka ezisaanira, Era mwesige Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muweeyo ebitambiro ebisaanira, era mwesige Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muweeyo sadaaka ez'obutuukirivu, Era mwesige Mukama.