Psalms 4:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wassa mu mutima gwange essanyu eringi okusinga n'ery'ababaza eŋŋano n'evviini ne bibaalira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaagalamira ne nneebaka mirembe; kubanga ggwe wekka, Ayi Mukama, ggwe ondabirira akabi ne katantuukako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ngalamira ne nneebaka mu mirembe, Kubanga, Ayi Mukama, ggwe onkuuma ne sitya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ngalamira ne neebaka mirembe, kubanga, ayi Mukama, ggwe onkuuma ne sitya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu butatya naagalamiranga ne nneebaka: Kubanga ggwe wekka, Mukama, ontuusa mu mirembe.