Psalms 40:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lwa Dawudi. Zabbuli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nalindirira Mukama n’obugumiikiriza, n’antegera okutu, n’awulira okukoowoola kwange,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu bugumikiriza nnalindirira Mukama, Nnantegera okutu, n'awulira okukaaba kwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nagumiikiriza ne nninda Mukama okunnyamba, yategereza n'awulira bwe nkaaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nalindirira Mukama n'okugumiikiriza; N'antegera okutu, n'ampulira okukaaba kwange.