Psalms 40:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga obubenje obutabalika bunneebunguludde; ebyonoono byange binsinzizza amaanyi, sikyalaba; bingi n'okusinga enviiri z'oku mutwe gwange, n'omutima gumpweddemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onsasire ayi Mukama ondokole; Ayi Mukama, oyanguwe okumbeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kkiriza, Ayi Mukama, okumponya. Yanguwa okunnyamba, Ayi Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, kkiriza okumponya. Ayi Mukama, yanguwa okunnyamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kkiriza, ai Mukama, okumponya: Yanguwa okunnyamba, ai Mukama.