Psalms 40:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baswale, ensonyi zibakwate, bonna abanoonya okusaanyaawo obulamu bwange; bazzibweyo ennyuma nga baswavu, abo abeegomba okuzikirira kwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abankubira akasonso baswazibwe nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abansekerera baswale.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abansekerera, batye era baswale.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balekebwe olw'ensonyi zaabwe Abo abansooza.