Psalms 40:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bawuniikirire olw'okuswaluka, abo abagamba nti: “K'olabe, k'olabe!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abo abakunoonya basanyuke era bajaguze; abo abaagala obulokozi bwo boogerenga bulijjo nti, “ Mukama agulumizibwenga.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abakunoonya basanyuke, bajaguze. Abo abakwebaza olw'okubalokola, boogerenga bulijjo nti, “Mukama agulumizibwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abeeyuna gy'oli basanyuke bajaguze. Abakwebaza olw'okubalokola, bagambenga bulijjo nti: “Mukama agulumizibwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna abakunoonya bakusanyukire bajaguze: Abo abaagala obulokozi bwo boogerenga bulijjo nti Mukama agulumizibwe.