Psalms 40:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebitambiro n'ebitone tewabyagala; kyokka amatu gange wagaggula; ekitambiro ekyokye n'ekitambiro olw'ekibi tewabisaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyenava njogera nti, “Nzuuno, nzize nga bwe kyampandiikibwako mu muzingo gw’ekitabo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ndyoka njogera nti, “Nzuuno, nzize.” Ebinjogerako biwandiikiddwa mu muzingo gw'ekitabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyennava ŋŋamba nti: “Nzuuno, nzize. Ebinjogerako biwandiikiddwa mu muzingo gw'ekitabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ndyoka njogera nti Laba nzize; Mu muzingo ogw'ekitabo ekyampandiikwako: