Psalms 40:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze kwe kugamba nti: “Nzuuno, nzize; mu muzingo gw'ekitabo kyampandiikibwako;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nsanyukira okukola ky’oyagala, Ayi Katonda wange, kubanga amateeka go gali mu mutima gwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nsanyuka okukola by'oyagala, Ayi Katonda wange, Era nkuuma amateeka go, mu mutima gwange munda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda wange, nsanyuka okukola by'oyagala, era nkuuma amateeka go mu mutima gwange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nsanyuka okukola by'oyagala, ai Katonda wange; Weewaawo, amateeka go gali mu mutima gwange munda.