Psalms 41:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Zabbuli ya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alina omukisa asaasira omunaku; Mukama amulokola ku lunaku olw’akabi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wa mukisa oyo alumirwa abaavu; Mukama alimulokola ku lunaku olw'akabi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa mukisa alumirwa abaavu; olutuukibwako ebizibu, Mukama amuyamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aweereddwa omukisa oyo ajjukira omwavu: Mukama alimulokola ku lunaku olw'akabi.