Psalms 41:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne mukwano gwange yennyini gwe nali neesiga, eyalya ku mugaati gwange, anneefuulidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ggwe, Ayi Mukama, onsaasire, onzizeemu amaanyi ndyoke nneesasuze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe, Ayi Mukama, onsaasire, omponye, Ndyoke mbawoolere eggwanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ba wa kisa, nnyimusa, ndyoke mbawoolere eggwanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe, ai Mukama, onsaasire, ongolokose, Ndyoke mbawalanire eggwanga.