Psalms 41:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okwo kwe nnaategeerera ng'onzisaako omwoyo, nti omulabe wange takyankubye lube.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onnywezezza mu bwesimbu bwange, ne mbeera mu maaso go ennaku zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onywezeza olw'obutuukirivu bwange, Ontadde mu maaso go ennaku zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ompaniridde kubanga nkola ekituufu. Ontadde mu maaso go ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nze, onnyweza nze mu butuukirivu bwange, Era onteeka mu maaso go ennaku zonna.