Psalms 41:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama alimukuuma n'amutaliza nga mulamu, alimwesiimya ku nsi; talimuwaayo eri balabe be nga bwe baagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama anaamujjanjabanga nga mulwadde; n’amuwonya mu bulumi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama anaamujjanjabanga ng'ali ku kitanda alwadde. Anaawonyezebwanga obulumi bwe bwonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'ali ku ndiri alwadde, Mukama amuyamba, n'amuwonya obulumi bwe bwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama anaamujjanjabanga ng'ayongobera ku kitanda: Ggwe olongooseza ddala ekiriri kye bw'alwala.