Psalms 41:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli bw'ajja okundaba, ayogera mutali nsa; omutima gwe eno nga bwe gukuŋŋaanya eby'ensumattu; bw'afuluma n'abisaasaanya wonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalabe bange bonna abo bateesa mu kaama; nga banjogerako ebitali birungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abankyawa bangeyera wamu: Ebisinga obubi bye bandowoozaako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abankyawa banjogerako obwama. Ebisinga obubi bye bandowoozaako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna abankyawa bangeyera wamu: Bateesa ebigambo okunkola akabi.