Psalms 42:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ŋŋamba Katonda olwazi lwange nti: “Lwaki onneerabidde? Lwaki ŋŋenda ndaagana, ng'omulabe annyigiriza?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mbonyaabonyezebwa ng’abalabe bange bancocca, nga bwe bagamba buli kiseera nti, “Katonda wo ali ludda wa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ng'ekitala mu magumba gange, njigganyizibwa ebivumo byabwe; Nga bambuuza obutayosa nti, “Katonda wo ali ludda wa?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Njigganyizibwa ebivumo byabwe, nga bambuuza obutayosa nti: “Katonda wo ali ludda wa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'ekitala mu magumba gange, abalabe bange banvuma; Nga baŋŋamba obutayosa nti Katonda wo ali ludda wa?