Psalms 44:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye kati watwemansula n'otuswaza; tokyagenda na magye gaffe kutabaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Watuzza emabega okuva mu bifo mwe twali ng’abalabe baffe balaba, abatuyigganya ne batunyaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Watuleka ne tudduka abalabe baffe; N'abo abatukyawa ne banyaga n'ebyaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Watuleka tudduke abalabe baffe, ne banyaga n'ebyaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otuzza nnyuma eri abalabe: N'abo abatukyawa beenyagira.