Psalms 44:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Watukubya akaddannyuma mu maaso g'abalabe baffe, n'abatukyawa ne batunyaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Watuwaayo okuliibwa ng’endiga; n’otusaasaanya mu mawanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Watuwaayo ng'endiga ez'okuttibwa; Watusaasaanya mu mawanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Watuwaayo tuttibwe ng'endiga, n'otusaasaanya mu mawanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Watuwaayo ng'endiga okuba ennyama; Watusaasaanya mu mawanga.