Psalms 44:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Watuwaayo ne tuliibwa ng'endiga, n'otusaasaanya mu mawanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Watunda abantu bo omuwendo mutono nnyo, n’otobaako ky’oganyulwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu bo wabatunda omuwendo mutono nnyo, tewasaba muwendo gwa waggulu mu bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Watunda abantu bo omuwendo omutono ogutaleese na magoba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu bo obatundira bwereere, So n'omuwendo gwabwe togwongezezza ku bugagga bwo.