Psalms 44:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bo baabatunda awatali ggoba; bwe wabatunda, tewabaako ky'ofunamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Watufuula ekivume eri baliraanwa baffe, ekinyoomebwa era ekisekererwa abo abatwetoolodde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Otufuula ekivume eri abaliraanwa baffe, Ekinyoomebwa era ekisekererwa, eri abo abatwetoolodde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okkirizza baliraanwa baffe batuvume, abatwetoolodde batunyoome baseke.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otufuula ekivume eri abaliraanwa baffe, Ekinyoomebwa, ekisekererwa eri abo abatwetoolodde.