Psalms 44:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olw'eddoboozi ly'abanjeeya n'abanvuma; olw'okutunuuliranga omulabe n'awoolera eggwanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo byonna bitutuseeko, newaakubadde nga tetukwerabidde, wadde obutagondera ndagaano yo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo byonna bitutuuseeko; naye tetukwerabidde, So tetukoze bya bulimba mu ndagaano yo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo byonna bitutuuseeko newaakubadde tetukwerabidde, wadde okumenya endagaano gye wakola naffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyo byonna bitutuuseeko; naye tetukwerabidde, So tetukoze bya bulimba mu ndagaano yo.