Psalms 44:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye watubetentera mu nfo y'ebibe, n'otubikka n'enzikiza ekutte.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala singa twerabira erinnya lya Katonda waffe, ne tusinza katonda omulala,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa twerabidde erinnya lya Katonda waffe, oba okugolola emikono eri katonda omulala,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa twerabidde Katonda waffe, ne tugezaako okusinza omulala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga twerabidde erinnya lya Katonda waffe, Oba tugolodde emikono gyaffe eri katonda omuggya,